Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 2:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 “Musituke mutambule muyite mu kiwonvu ekya Alunoni. Otegeere kino nga Sikoni Omwamoli Kabaka w’e Kesuboni mmugabudde mu mukono gwo n’ensi ye yonna. Kale tandika okumutabaala, n’ensi ye ogyetwalire efuukire ddala yiyo ya butaka bwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 “Musituke, mutambule, muyite mu kiwonvu kya Alunoni, Sikoni, Omwamoli, kabaka w'e Kesuboni, muwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumulwanyise mutwale ensi ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Mugolokoke, mutambule, muyite mu kiwonvu kya Alunoni: laba, ngabudde mu mukono gwo Sikoni Omwamoli, kabaka w'e Kesuboni, n'ensi ye: tanula okugirya, olwane naye mu lutalo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

24 ‘Musituke. Mweyongereyo, musomoke omugga Arunoni. Laba, Sikoni kabaka w'e Kesuboni Omwamori mmuwadde mu mikono gyo, n'ensi ye. Mutandikireewo okugyezza; mumutabaale.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

24 “Bwe twamala okusala ensalo ya Mowaabu, Mukama n'agamba nti: ‘Musituke, mutambule, muyite mu Kiwonvu Arunoni. Sihoni Omwamori, kabaka w'e Hesubooni, mmuwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumugguleko olutalo, mutandike okwefuga ensi ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

24 “Bwe twamala okusala ensalo ya Mowaabu, Mukama n'agamba nti: ‘Musituke, mutambule, muyite mu Kiwonvu Arunoni. Sihoni Omwamori, kabaka w'e Hesubooni, mmuwaddeyo awamu n'ensi ye mu mikono gyammwe, mumugguleko olutalo, mutandike okwefuga ensi ye.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 2:24

Volg ons:

Advertensies


Advertensies