Et 2:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Ne kifaananako nga Mukama bwe yazikiriza Abakooli abaalinga mu Seyiri, ensi yaabwe n’agiwa bazzukulu ba Esawu okuba obutaka bwabwe obw’enkalakkalira n’okutuusa leero. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Mukama era bw'atyo bwe yakolera abaana ba Esawu ababeera ku Seyiri; bwe yazikiriza Abakooli, olwo abaana ba Esawu ne batuula mu nsi eyo, ne badda mu kifo kyabwe n'okutuusa leero). Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 nga bwe yakola abaana ba Esawu, abaatuula ku Seyiri, bwe yazikiriza Abakooli mu maaso gaabwe; ne babasikira, ne batuula mu kifo kyabwe okutuusa leero: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Omukama yabakolera nga bwe yali akoledde bazzukulu ba Ezawu ababeera e Seyiri; yabagobera Abakori n'abazikiriza. Baabagobamu ne badda mu kifo kyabwe n'okutuusa ku lunaku lwa leero. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Mukama era bw'atyo bwe yakolera bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Yazikiriza Abahoori, olwo bazzukulu ba Esawu ne basenga mu nsi eyo, ne badda mu kifo kya bali, n'okutuusa kati. Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Mukama era bw'atyo bwe yakolera bazzukulu ba Esawu, ababeera ku Seyiri. Yazikiriza Abahoori, olwo bazzukulu ba Esawu ne basenga mu nsi eyo, ne badda mu kifo kya bali, n'okutuusa kati. Sien die hoofstuk |