Et 19:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Ebibuga ebyo tebisaanira kuba wala nnyo, kubanga oli ayagala okuwalanira omufu eggwanga bw’anaafubanga okugoba eyasse embiro okutuusa ng’amukutte, aleme kusobola kumukwata, naye n’amutta, songa eyasse oli yali tagenderedde kutta munne, kubanga ku bombi tekwaliko mulabe wa munne. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Singa ekibuga kibeera ekimu, olugendo lwandibadde luwanvu nnyo okukituuka mu, oyo awooleera eggwanga ng'akyalina obusungu olw'omuntu eyattibwa, n'awondera eyatta, n'amutuukako, n'amutta, sso nga teyandittiddwa kubanga gwe yatta teyali mulabe we. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 awalana eggwanga ly'omusaayi alemenga okugoberera eyatta omuntu, omutima gwe nga gukyasunguwadde, n'amutuukako, kubanga olugendo lunene, n'amufumita okumutta; so nga tasaanidde kufa, kubanga tamukyawanga lubereberye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Kubanga oli awoolera olw'omusaayi, olw'essungu akyayinza okumuwondera, olw'olugendo okuba oluwanvu n'amukwata, n'amukuba n'afa sso nga taliiko musango gwa kutta, kubanga teyamutta mu bugenderevu oba lwa bukyayi mu kusooka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Singa ekibuga kibeera ekimu, olugendo lwandisobodde okuba oluwanvu ennyo okukituukamu, oyo awoolera eggwanga ng'akyalina obusungu olw'omuntu eyattibwa, n'awondera eyatta, n'amutuukako, n'amutta, sso nga teyandisaliddwa gwa kufa kubanga gwe yatta teyali mulabe we. Sien die hoofstukLuganda Bible 20036 Singa ekibuga kibeera ekimu, olugendo lwandisobodde okuba oluwanvu ennyo okukituukamu, oyo awoolera eggwanga ng'akyalina obusungu olw'omuntu eyattibwa, n'awondera eyatta, n'amutuukako, n'amutta, sso nga teyandisaliddwa gwa kufa kubanga gwe yatta teyali mulabe we. Sien die hoofstuk |