Et 19:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Ekyokulabirako kiikino: Singa omuntu agenda ne munne okutema omuti mu kibira n’embazzi, naye ng’abadde agiwuuba ateme omuti, embazzi n’ewanguka mu kiti kyayo, n’etema munne n’afa, eyasse anaayinzanga okuddukira mu kimu ku bibuga ebyo, n’atattibwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Ekyokulabirako, singa omuntu agenda ne munne mu kibira okutema omuti, n'agalula embazzi okugutema, embazzi n'ewanguka mu kiti kyayo, n'ekuba munne n'emutta, oyo asse anaayinzanga okuddukira mu kimu ku bibuga ebyo, n'awonya obulamu bwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 ng'omuntu bw'ayingira mu kibira ne munne okutema omuti, n'agalula embazzi n'omukono gwe okutema omuti, embazzi n'ewanguka mu kiti kyayo, n'egwa ku munne, n'okufa n'afa; anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo n'aba mulamu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 okugeza, ng'oli agenze ne munne mu kibira okutema emiti, bw'awuuba embazzi, omutwe gw'embazzi ne guweekuka ku muyini ne gukuba munne n'afa, oyo addukiranga mu kimu ku bibuga ebyo, n'awona. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Okugeza, singa omuntu ayingira ne munne mu kibira okutema omuti, n'agalula embazzi okugutema, embazzi n'ewanguka mu kiti kyayo, n'ekuba munne n'emutta, oyo asse anaayinzanga okuddukira mu kimu ku bibuga ebyo, n'awonya obulamu bwe. Sien die hoofstukLuganda Bible 20035 Okugeza, singa omuntu ayingira ne munne mu kibira okutema omuti, n'agalula embazzi okugutema, embazzi n'ewanguka mu kiti kyayo, n'ekuba munne n'emutta, oyo asse anaayinzanga okuddukira mu kimu ku bibuga ebyo, n'awonya obulamu bwe. Sien die hoofstuk |