Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 19:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Omujulizi omu taamalenga, okusinzisa omuntu omusango gw’anaabanga azzizza, oba olw’ekikolwa ekibi ky’anaabanga akoze nga kyekuusa ku musango gw’anaabanga azzizza. Wanaamalanga kubeerawo obujulizi bw’abantu babiri oba basatu, olwo nno ekivunaanwa omuntu oyo ne kiryoka kinywezebwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 “Omujulizi omu yekka taasingisenga muntu musango olw'ekibi oba olw'ekintu kyonna omuntu ky'anaabanga asobezza. Ensonga eneekakasibwanga lwa bujulizi bwa bantu babiri oba basatu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Omujulirwa omu tagolokokeranga ku muntu olw'obutali butuukirivu bwonna oba olw'ekibi kyonna, mu kibi kyonna ky'ayonoona: olw'akamwa k'abajulirwa ababiri oba olw'akamwa k'abajulirwa abasatu ekigambo kinaanywezebwanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

15 “Omujulirwa omu tamala kusingisa muntu musango oba kibi ky'akoze, kibeere kya ngeri ki; ekigambo kikakasibwa n'obujulizi bwa bajulizi babiri oba basatu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

15 “Omujulizi omu yekka taasingisenga muntu musango olw'ekibi oba olw'ekintu kyonna omuntu ky'anaabanga asobezza. Ensonga eneekakasibwanga lwa bujulizi bwa bantu babiri oba basatu. 1 Tim 5:19; Beb 10:28

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

15 “Omujulizi omu yekka taasingisenga muntu musango olw'ekibi oba olw'ekintu kyonna omuntu ky'anaabanga asobezza. Ensonga eneekakasibwanga lwa bujulizi bwa bantu babiri oba basatu. 1 Tim 5:19; Beb 10:28

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 19:15

Volg ons:

Advertensies


Advertensies