Et 18:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Ebigambo nnabbi by’anaayogeranga mu linnya lya Mukama bwe bitaatuukirirenga oba bwe bitaabenga bya mazima, ng’ebigambo ebyo Mukama Katonda si y’abyogedde. Nnabbi oyo by’anaabanga ayogedde anaabanga abiyiiyizza buyiiya. Ebyo tebibatiisanga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Nnabbi bwanetulinkirizanga, n'ayogera mu linnya lya Mukama, byayogedde ne bitabaawo oba ne bitatuukirira, oyo temumutyanga.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Nabbi bw'anaayogeranga mu linnya lya Mukama, ekigambo ekyo bwe kitajja so tekituukirira, ekyo kye kigambo Mukama ky'atayogedde: nabbi ng'akyogedde nga yeetulinkiridde, tomutyanga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Omulanzi bw'anaalanganga mu linnya ly'Omukama, ky'alanze ne kitatuukirira, ng'omanya nti ekyo Omukama si ye yakyogera; omulanzi oyo yeetumiikiriza bwetumiikiriza; oyo tomutyanga.’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Omulanzi bw'ayogera mu linnya lya Mukama, ky'ayogedde ne kitabaawo oba ne kitatuukirira, ekyo kye kiba ekintu Mukama ky'atayogedde. Omulanzi aba akyogedde aba yeetulinkirizza, kale temumutyanga. Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Omulanzi bw'ayogera mu linnya lya Mukama, ky'ayogedde ne kitabaawo oba ne kitatuukirira, ekyo kye kiba ekintu Mukama ky'atayogedde. Omulanzi aba akyogedde aba yeetulinkirizza, kale temumutyanga. Sien die hoofstuk |