Et 18:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Naye nnabbi anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, oba aneetulinkirizanga nti ayogera mu linnya lyange, songa si Nze mmulagidde okubyogera, nnabbi oyo wa kufa.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Naye nnabbi anaayogeranga ekigambo mu linnya lyange nga yeetulinkirizza bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, nnabbi oyo anaafanga.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Naye nabbi anaayogeranga ekigambo mu linnya lyange nga yeetulinkiridde, bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya bakatonda abalala, nabbi oyo anaafanga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU20 Naye omulanzi alyetumiikiriza okwogera mu linnya lyange nze bye simutumye, oba alyogera mu linnya lya balubaale, attibwanga buttibwa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200320 Naye omulanzi aneetulinkirizanga n'ayogera mu linnya lyange ebigambo bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya balubaale, omulanzi oyo anaafanga.’ Sien die hoofstukLuganda Bible 200320 Naye omulanzi aneetulinkirizanga n'ayogera mu linnya lyange ebigambo bye simulagidde kwogera, oba anaayogeranga mu linnya lya balubaale, omulanzi oyo anaafanga.’ Sien die hoofstuk |