Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 18:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Bakabona, Abaleevi n’ekika kyonna ekya Leevi, tebaafunenga mugabo oba bya busika mu Isirayiri. Banaaweebwanga ku biweebwayo ebyokebwa ebinaaleetebwanga eri Mukama Katonda; ogwo gwe gunaabanga omugabo ogw’obusika bwabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 “Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika mu Isiraeri; wabula banaalyanga ebiweebwayo eri Mukama ebyokebwa n'omuliro, n'ebiweebwayo ebirala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Bakabona Abaleevi, kye kika kyonna ekya Leevi, tebabanga na mugabo newakubadde obusika awamu ne Isiraeri: banaalyanga ebiweebwayo ebya Mukama ebikolebwa n'omuliro, n'obusika bwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

1 “Bakabona, be Baleevi, kwe kugamba ekika kyonna ekya Leevi, tebaligabana mugabo oba busika wamu na Yisirayeli. Baliryanga ku bitone by'Omukama ebimuweerezebwa n'omuliro; buno bwe buliba obusika bwabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

1 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

1 “Bakabona Abaleevi n'ab'omu Kika kya Leevi bonna, tebaabenga na mugabo gwa ttaka mu Yisirayeli. Naye banaalyanga ku biweebwayo ebyokebwa, ne ku bitambiro bya Mukama ebirala ebiteekwa okumuweebwa.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 18:1

Volg ons:

Advertensies


Advertensies