Et 17:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Omuntu anattibwanga nga wamaze kulabikawo obujulizi bw’abantu babiri oba basatu, naye omuntu tattibwenga ku bujulizi bw’omuntu omu yekka. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Wabula olw'akamwa k'abajulirwa ababiri oba abasatu lw'anattibwanga; naye bw'anaabanga omujulirwa omu yekka tattibwenga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Olw'akamwa k'abajulirwa ababiri oba bajulirwa basatu, agenda okufa bw'anattibwanga; olw'akamwa k'omujulirwa omu tattibwanga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Omuntu okuttibwanga wateekwa okubaawo obujulizi bwa bantu b'ekibuga kyo babiri oba basatu obumulumiriza; mpaawo attibwanga ng'alumiriziddwa omujulirwa omu yekka. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Wabula anattibwanga nga waliwo abajulizi babiri oba basatu abamulumiriza. Bwe wanaabangawo omujulizi omu yekka amulumiriza, omuntu oyo tattibwenga. Beb 10:28 Sien die hoofstukLuganda Bible 20036 Wabula anattibwanga nga waliwo abajulizi babiri oba basatu abamulumiriza. Bwe wanaabangawo omujulizi omu yekka amulumiriza, omuntu oyo tattibwenga. Beb 10:28 Sien die hoofstuk |