Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 ekikolwa ekyo ne kikutegeezebwangako; kale onookinoonyerezangako n’obwegendereza. Bwe kinaakakasibwanga nga kya mazima, ng’ekibi ekyo kikoleddwa mu Isirayiri,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 bwe banaababuuliranga, ne mukiwulira, munaanyiikiranga okubuuliriza, era bwe kinaabanga eky'amazima, nga tekibuusibwabuusibwa, eky'omuzizo ekyo nga kikolebwa mu Isiraeri;

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 ne bakubuulira era ng'okiwulidde, n'olyoka onyiikiranga okubuuliriza, era, laba, bwe kinaabanga eky'amazima, ekigambo ne kitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekiri bwe kityo kikolerwa mu Isiraeri;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

4 kino ne bakikubuulirako, okibuulirizangako bulungi ddala. Bwe kiba nga kituufu era nga kikakafu nti ekyenyinyalwa ekyo kyakolebwa mu Yisirayeli,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

4 ne bakibabuulira ne mukiwulira, mubuulirizanga n'obwegendereza. Bwe kinaabanga eky'amazima era ekikakafu ekitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu Yisirayeli,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

4 ne bakibabuulira ne mukiwulira, mubuulirizanga n'obwegendereza. Bwe kinaabanga eky'amazima era ekikakafu ekitabuusibwabuusibwa, ng'eky'omuzizo ekyenkanidde awo kikoleddwa mu Yisirayeli,

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:4

Volg ons:

Advertensies


Advertensies