Et 17:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 era ng’ajeemedde ekiragiro kyange n’asinza bakatonda abalala, ng’enjuba, oba omwezi, oba emmunyeenye ez’oku ggulu, bye siragiranga okubisinzanga, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 n'aweereza ba katonda abalala n'abasinza, oba njuba, oba mwezi, oba mmunnyeenye bye ssaalagira; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 era ng'agenze n'aweereza bakatonda abalala n'abasinza, oba njuba, oba mwezi, oba ku ggye ery'omu ggulu, bye ssaalagira; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 n'asinza balubaale n'abavunnamira, oba n'avunnamira enjuba, omwezi oba eby'eggye ly'eggulu byonna nze bye ssaabalagira, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 ng'agenze n'aweereza era n'asinza balubaale, oba enjuba, oba omwezi, oba ezimu ku mmunyeenye, ng'awakanya ekiragiro kya Mukama, Sien die hoofstukLuganda Bible 20033 ng'agenze n'aweereza era n'asinza balubaale, oba enjuba, oba omwezi, oba ezimu ku mmunyeenye, ng'awakanya ekiragiro kya Mukama, Sien die hoofstuk |