Et 17:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Ekitabo ekyo anaabeeranga nakyo bulijjo, era anaakisomanga ennaku zonna ez’obulamu bwe, alyokenga ayige okutyanga Mukama Katonda we, ng’agobereranga n’obwegendereza ebigambo byonna ebiri mu mateeka gano, ne mu biragiro, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Anaabeeranga nakyo, era anaakisomangamu ennaku zonna ez'obulamu bwe; ayige okutya Mukama Katonda we, okwekuumanga ebigambo byonna eby'etteeka lino n'ebiragiro bino okubikolanga: Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 era kinaabeeranga gy'ali, era anaakisomangamu ennaku zonna ez'obulamu bwe: ayige okutya Mukama Katonda we, okwekuumanga ebigambo byonna eby'etteeka lino n'ebiragiro bino okubikolanga: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU19 Abeeranga nakyo, n'akisomanga ennaku zonna ez'obulamu bwe, alyoke ayige okutya Omukama Katonda we, n'okutuusa ebigambo by'etteeka lino n'ebiragiro byonna, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200319 Kinaamubeeranga kumpi n'akisomangamu mu bbanga ery'obulamu bwe bwonna, alyoke ayige okussangamu Mukama Katonda we ekitiibwa, n'okukuumanga ebigambo byonna eby'amateeka gano n'ebiragiro bino, era n'okubituukirizanga. Sien die hoofstukLuganda Bible 200319 Kinaamubeeranga kumpi n'akisomangamu mu bbanga ery'obulamu bwe bwonna, alyoke ayige okussangamu Mukama Katonda we ekitiibwa, n'okukuumanga ebigambo byonna eby'amateeka gano n'ebiragiro bino, era n'okubituukirizanga. Sien die hoofstuk |