Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 17:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Onookoleranga ku nsala yaabwe eyo gye banaakuwanga mu kifo ekyo Mukama ky’anaabanga yeerondedde. Weegenderezanga nnyo n’okola ebyo bye banaabanga bakulagidde.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Nammwe munaasalanga omusango nga bwe banaabalaganga nga bayima mu kifo Mukama ky'alyeroboza. Muneegenderezanga okukolanga ebyo byonna bye banaabanga babalagidde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 naawe onookolanga ng'omusango bwe gunaabanga, gwe banaakulaganga nga bayima mu kifo Mukama ky'alyeroboza; era onookwatanga okukola nga byonna bwe binaabanga bye bakuyigiriza:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

10 Okolanga nga bwe bakugambye nga bayima mu kifo ekyo Omukama kye yalonda. Wekkaanye, bye bakusabanga okukola obituukirizanga.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

10 Munaakolanga kye babagambye nga bali mu kifo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era munassangako omwoyo okutuukiriza byonna bye banaabanga babalagidde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

10 Munaakolanga kye babagambye nga bali mu kifo Mukama ky'aliba yeerobozezza okumusinzizangamu. Era munassangako omwoyo okutuukiriza byonna bye banaabanga babalagidde.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 17:10

Volg ons:

Advertensies


Advertensies