Et 17:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Toleetanga kiweebwayo eri Mukama Katonda wo eky’ente oba eky’endiga ng’eriko akamogo oba ekikyamu kyonna, kubanga ebiri ng’ebyo Katonda wo abikyayira ddala. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Temuwangayo ente newakubadde endiga eriko obulema oba akamogo konna okuba ssaddaaka eri Mukama Katonda wammwe kubanga ekyo kya muzizo gy'ali. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Tosalanga okuba ssaddaaka eri Mukama Katonda wo ente newakubadde endiga eriko obulema oba ekitali kirungi kyonna: kubanga ekyo kya muzizo eri Mukama Katonda wo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Omukama Katonda wo tomutambiriranga ndiga oba nte eriko akamogo oba enkeka yonna, kubanga ekyo Omukama Katonda wo akyenyinyala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Temuuwengayo kitambiro eri Mukama Katonda wammwe eky'ente oba endiga eriko akamogo, oba akantu konna akatali kalungi, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. Sien die hoofstukLuganda Bible 20031 “Temuuwengayo kitambiro eri Mukama Katonda wammwe eky'ente oba endiga eriko akamogo, oba akantu konna akatali kalungi, kubanga ekyo Mukama Katonda wammwe akikyayira ddala. Sien die hoofstuk |