Et 16:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Onoolyanga emigaati egitali mizimbulukuse okumala ennaku mukaaga, kyokka ku lunaku olw’omusanvu kunaabanga kukuŋŋaana mu maaso ga Mukama Katonda wo okumusinza; tolukolerangako mulimu gwonna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Ennaku mukaaga onoolyanga emmere eteri nzimbulukuse: ne ku lunaku olw'omusanvu wanaabanga okukuŋŋaana okutukuvu eri Mukama Katonda wo; tolukolerangako mulimu gwonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Ennaku mukaaga onoolyanga emmere eteri nzimbulukuse: ne ku lunaku olw'omusanvu wanaabanga okukuŋŋaana okutukuvu eri Mukama Katonda wo; tolukolerangako mulimi gwonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Okumala ennaku musanvu onoolyanga migaati egitazimbulukuse; ku lwomusanvu oyitanga olukuŋŋaana olw'ekitiibwa olw'Omukama Katonda wo; tokolanga mulimu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Mu nnaku omukaaga eziddirira, munaalyanga migaati egitazimbulukusiddwa. Ku lunaku olw'omusanvu, munaakuŋŋaananga okusinza Mukama Katonda wammwe, era temuulukolerengako mirimu. Sien die hoofstukLuganda Bible 20038 Mu nnaku omukaaga eziddirira, munaalyanga migaati egitazimbulukusiddwa. Ku lunaku olw'omusanvu, munaakuŋŋaananga okusinza Mukama Katonda wammwe, era temuulukolerengako mirimu. Sien die hoofstuk |