Et 15:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Bw’onoobanga oli mu bibuga by’omu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa, mu mmwe bwe munaabangamu munno omwavu ali mu kwetaaga tokakanyazanga mutima gwo wadde okukodowaliranga muganda wo oyo omwavu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 “Mu mmwe bwe munaabangamu omwavu mu kimu ku bibuga byammwe, mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temuukakanyazanga mitima gyammwe, ne mugaana okuyamba muganda wammwe oyo omwavu, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Bwe wanaabanga gy'oli omwavu, omu ku baganda bo, munda w'oluggi lwonna ku nzigi zo mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa, tokakanyazanga mutima gwo, so tofunyanga ngalo zo eri muganda wo omwavu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 “Bwe wabangawo omwavu mu baganda bo mu kimu ku bibuga byo ebiri mu nsi Omukama Katonda wo gy'agenda okukuwa, bw'awammanga, tomukaluubiriranga, tokodowaliranga muganda wo mwavu; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 “Mu mmwe bwe munaabangamu omwavu mu kimu ku bibuga byammwe mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temuukakanyazenga mitima gyamwe, ne mugaana okuyamba muganda wammwe oyo omwavu, Sien die hoofstukLuganda Bible 20037 “Mu mmwe bwe munaabangamu omwavu mu kimu ku bibuga byammwe mu nsi Mukama Katonda wammwe gy'abawa, temuukakanyazenga mitima gyamwe, ne mugaana okuyamba muganda wammwe oyo omwavu, Sien die hoofstuk |