Et 15:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Naye tewaabeerengawo mwavu mu mmwe kubanga ng’otuuse mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okugyefunira ng’obutaka bwo obw’enkalakkalira n’akuyiwangako emikisa gye emingi, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Olw'okubanga Mukama anaabawanga omukisa mu nsi gy'abawa okuba obutaka bwammwe, tewaabenga mwavu mu mmwe; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Naye tewaabenga baavu gy'oli; (kubanga Mukama taalemenga kukuwa mukisa mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa okuba obusika okugirya:) Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Mu mmwe temubangamu adooba, kubanga Omukama Katonda wo alikuwa omukisa mungi mu nsi gy'alikuwa ogitwale ng'obusika bwo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe, Sien die hoofstukLuganda Bible 20034 “Tewaabenga mwavu mu mmwe, kubanga Mukama Katonda wammwe taalemenga kubawa mukisa mu nsi gy'abawa okwefuga, ebe obutaka bwammwe, Sien die hoofstuk |