Et 14:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Kale nno, Omuleevi kubanga taabenga na mugabo wadde ebyobusika nga ggwe, ne bamulekwa abatalina bakitaabwe ne nnamwandu; abo bonna abanaabanga babeera mu bibuga byo, bajjenga balye okutuusa lwe banakkutanga; bw’atyo Mukama Katonda wo alyoke akuwenga omukisa mu buli kimu kyonna ky’onookolanga n’emikono gyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 n'Omuleevi, kubanga talina mugabo newakubadde obusika awamu nammwe, ne munnaggwanga ne mulekwa, ne nnamwandu abali munda mu bibuga byammwe, banajjanga ne balya ne bakkuta; Mukama Katonda wammwe alyoke abawe omukisa mu mirimu gyonna gye mukola. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 n'Omuleevi, kubanga talina mugabo newakubadde obusika awamu naawe, ne munnaggwanga, ne mulekwa, ne namwandu abali munda w'enzigi zo, banajjanga ne balya ne bakkuta; Mukama Katonda wo alyoke akuwe omukisa mu mulinu gwonna ogw'omukono gwo gw'okola. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU29 bw'atyo Omuleevi atalina mugabo oba busika mu mmwe, n'omugwira, n'enfuuzi, ne nnamwandu, abali mu bibuga byo, nabo balye bakkute, Omukama Katonda wo alyoke akuwe omukisa mu mirimu gyonna egy'emikono gyo gy'okola. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200329 Kale Abaleevi abatalina mugabo gwa ttaka lya nsikirano nga mmwe gwe mulina, n'abagwira, ne bamulekwa, ne bannamwandu abali mu bibuga byammwe, banajjanga ne bafuna ku mmere eyo, ne balya ne bakkuta, Mukama Katonda wammwe alyoke abawenga mmwe omukisa mu byonna bye munaakolanga. Sien die hoofstukLuganda Bible 200329 Kale Abaleevi abatalina mugabo gwa ttaka lya nsikirano nga mmwe gwe mulina, n'abagwira, ne bamulekwa, ne bannamwandu abali mu bibuga byammwe, banajjanga ne bafuna ku mmere eyo, ne balya ne bakkuta, Mukama Katonda wammwe alyoke abawenga mmwe omukisa mu byonna bye munaakolanga. Sien die hoofstuk |