Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 14:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Buli myaka esatu, ku buli nkomerero ya mwaka ogwokusatu, onooleetanga ebitundu eby’ekkumi byonna ebyo eby’ebibala byo byonna eby’omwaka ogwo, n’obiterekanga mu mawanika mu bibuga byo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu munaakuŋŋaanyanga ebitundu byonna eby'ekkumi ne mubitereka mu bibuga byammwe;

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Buli myaka esatu bwe giggwangako, onoofulumyanga ekitundu kyonna eky'ekkumi eky'ebibala byo mu mwaka ogwo, n'okiterekanga munda w'enzigi zo:

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

28 “Mu mwaka ogwokusatu, ku byonna by'obanga obazizza mu mwaka ogwo, oggyangako ekyekkumi, n'okitereka mu bibuga byo,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

28 “Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu, munaaleetanga ekitundu kimu eky'ekkumi kyonna eky'ebirime bye mukungudde omwaka ogwo, ne mukitereka mu bibuga byammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

28 “Ku buli nkomerero y'omwaka ogwokusatu, munaaleetanga ekitundu kimu eky'ekkumi kyonna eky'ebirime bye mukungudde omwaka ogwo, ne mukitereka mu bibuga byammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 14:28

Volg ons:

Advertensies


Advertensies