Et 14:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Muli baana ba Mukama Katonda wammwe. Temwesalangako misale oba enjola ku mibiri gyammwe, wadde okwemwangako enviiri ez’omu bwenyi nga mufiiriddwa, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Mmwe muli baana ba Mukama Katonda wammwe; temwesalanga misale so temumwanga mitwe gyammwe okufaanana nga ab'ebiwalaata nga mukungubagira abafu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Mmwe muli baana ba Mukama Katonda wammwe: temwesalanga, so temumwanga kiwalaata kyonna wakati w'amaaso gammwe olw'abafu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 “Muli baana ba Mukama Katonda wammwe. Nga mukungubagira afudde temwesalaasalanga na kwemwa mu bwetikkiro, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 “Mmwe muli bantu ba Mukama Katonda wammwe. Bwe mubanga mukungubagira abafu, temwesalengako misale era temuumwenga ku mitwe gyamwe mu ngeri ebafaananya ng'ab'ebiwalaata, ng'abantu abalala bwe bakola, Sien die hoofstukLuganda Bible 20031 “Mmwe muli bantu ba Mukama Katonda wammwe. Bwe mubanga mukungubagira abafu, temwesalengako misale era temuumwenga ku mitwe gyamwe mu ngeri ebafaananya ng'ab'ebiwalaata, ng'abantu abalala bwe bakola, Sien die hoofstuk |