Et 13:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 bakatonda ab’abantu ababeetoolodde, ab’oku muliraano, oba abeewala, okuva ensi gy’etandikira ne gy’ekoma, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 ku bakatonda ab'amawanga agabeetoolodde, abali okumpi nammwe, oba abali ewala mu nsi, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 ku bakatonda ab'amawanga ababeetoolodde, abali okumpi naawe, oba abakuli ewala okuva ku nkomerero y'ensi okutuuka ku nkomerero y'ensi: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 “Singa muganda wo, oba omwana wo, oba muwala wo, oba mukazi wo ow'omu mikono gyo, oba mukwano gwo bwe muli ekimu, akusendasenda mu nkiso nti: ‘Tugende tuweereze balubaale,’ balubaale b'otaamanya ggwe ne kitaawo, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Omu ku abo ayinza okukusendasenda okusinzanga balubaale b'amawanga agabeetoolodde, agali awo okumpi n'agali ewala, ku njuyi zonna ez'ensi. Sien die hoofstukLuganda Bible 20037 Omu ku abo ayinza okukusendasenda okusinzanga balubaale b'amawanga agabeetoolodde, agali awo okumpi n'agali ewala, ku njuyi zonna ez'ensi. Sien die hoofstuk |