Et 13:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Mukama Katonda wammwe gwe munaagobereranga, era ye yekka gwe munaatyanga, era amateeka ge, ge munaakwatanga, era n’eddoboozi lye, lye munaawulirizanga era lye munaagonderanga, era ku ye kwe munaanywereranga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Munaatambulanga okugoberera Mukama Katonda wammwe ne mwekuumanga ebiragiro bye ne muwuliranga eddoboozi lye, era munaamuweerezanga, ne mwegattanga naye. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Munaatambulanga okugoberera Mukama Katonda wammwe ne mwekuumanga ebiragiro bye ne muwuliranga eddoboozi lye, era munaamuweerezanga, ne mwegattanga naye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 towulirizanga bigambo bya mulanzi oyo oba omuloosi, kubanga Omukama Katonda wammwe abeera abageza bugeza, alabe oba mumwagala n'omutima gwammwe gwonna n'omwoyo gwammwe gwonna. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Mugobererenga Mukama Katonda wammwe, era gwe muba mussangamu ekitiibwa. Mumuwulirenga era mukuumenga ebiragiro bye. Mumusinzenga era mumunywererengako. Sien die hoofstukLuganda Bible 20034 Mugobererenga Mukama Katonda wammwe, era gwe muba mussangamu ekitiibwa. Mumuwulirenga era mukuumenga ebiragiro bye. Mumusinzenga era mumunywererengako. Sien die hoofstuk |