Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 13:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 kubanga onoogonderanga eddoboozi lya Mukama Katonda wo n’okwatanga amateeka ge gonna ge nkuwa leero, n’okolanga ebisaanidde mu maaso ga Mukama Katonda wo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Muwulirenga eddoboozi lya Mukama Katonda wammwe, mwekuumanga ebiragiro bye byonna bye mbalagira leero, okukolanga ebiri mu maaso ga Mukama Katonda wammwe ebirungi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 bw'onoowuliranga eddoboozi lya Mukama Katonda wo, okwekuumanga ebiragiro bye byonna bye nkulagira leero, okukolanga ekiri mu maaso ga Mukama Katonda wo ekirungi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Tewabanga ku kintu na kimu ku ebyo ebisaliddwa okuzikirizibwa kisangibwanga naawe, Omukama alyoke aleke obusungu bwe obwesera, akusaasire, akuwe okwala nga bwe yalayirira bajjajjaabo,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 kasita munaamuwuliranga, ne mukuuma ebiragiro bye byonna bye mbawa olwaleero, ne mukolanga ebyo Mukama Katonda wammwe by'alaba nti bye bituufu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

18 kasita munaamuwuliranga, ne mukuuma ebiragiro bye byonna bye mbawa olwaleero, ne mukolanga ebyo Mukama Katonda wammwe by'alaba nti bye bituufu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 13:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies