Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 13:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Onoomukubanga amayinja n’omutta, kubanga anaabanga agezezzaako okukukyusa akuggye ku Mukama Katonda wo eyakuggya mu nsi ey’e Misiri mu nnyumba ey’obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Onoomukubanga amayinja okumutta, kubanga yagezaako okukusedasenda okuva ku Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y'e Misiri, mu nnyumba y'obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Era onoomukubanga amayinja afe; kubanga agezezzaako okukusendasenda okuva ku Mukama Katonda wo, eyakuggya mu nsi y'e Misiri, mu nnyumba y'obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

10 wabula ottanga mutte. Mu kumutta omukono gwo gwe gumusookangako n'oluvannyuma emikono gy'abantu bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

10 Onoomukubanga mayinja n'afa, kubanga agezezzaako okukusendasenda ove ku Mukama Katonda wo, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, gye mwafugirwanga obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

10 Onoomukubanga mayinja n'afa, kubanga agezezzaako okukusendasenda ove ku Mukama Katonda wo, eyabaggya mu nsi y'e Misiri, gye mwafugirwanga obuddu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 13:10

Volg ons:

Advertensies


Advertensies