Et 12:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Amawanga ago g’ogenda okulumba ogatwaleko ensi yaabwe, Mukama agenda kugazikiriza nga naawe olaba. Naye bw’obanga omaze okubagoba mu nsi yaabwe, n’okugibeeramu n’ogibeeramu, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 “Mukama Katonda wammwe bw'alizikiriza amawanga agali mu nsi gy'agenda okubawa; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Mukama Katonda wo bw'alizikiriza amawanga mu maaso go, gy'oyingira okugalya, n'ogalya, n'otuula mu nsi yaabwe; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU29 “Omukama Katonda ajja kukumalirawo amawanga g'ogenda okulumba ogatwale. Bw'oliba omaze okugagobawo, ng'otebenkedde mu nsi yaabwe, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200329 “Mukama Katonda wammwe alizikiriza ab'amawanga ge munaatera okuyingiramu mugeefuge. Mulyefuga ensi yaabwe, ne mubeeranga omwo. Sien die hoofstukLuganda Bible 200329 “Mukama Katonda wammwe alizikiriza ab'amawanga ge munaatera okuyingiramu mugeefuge. Mulyefuga ensi yaabwe, ne mubeeranga omwo. Sien die hoofstuk |