Et 12:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Naye weekuumenga obutalyanga musaayi; kubanga omusaayi bwe bulamu, ate nga tekikugwaniranga kulyanga bulamu ng’olya ennyama. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Kyokka mwegendereze mulemenga okulya ku musaayi; kubanga mu musaayi mwe muli obulamu; tolyanga musaayi awamu n'ennyama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Kyokka weetegereze olemenga okulya ku musaayi: kubanga omusaayi bwe bulamu; so toliiranga bulamu wamu n'ennyama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU23 Gwo omusaayi togulyanga; kubanga omusaayi bwe bulamu; n'olw'ekyo tolyanga bulamu wamu na nnyama. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200323 Naye mwegenderezanga ne mutalya ku musaayi, kubanga omusaayi bwe bulamu. Kale temuulyenga bulamu wamu n'ennyama. Sien die hoofstukLuganda Bible 200323 Naye mwegenderezanga ne mutalya ku musaayi, kubanga omusaayi bwe bulamu. Kale temuulyenga bulamu wamu n'ennyama. Sien die hoofstuk |