Et 12:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Onoogiryanga nga bw’onoolyanga empeewo n’enjaza. Abalongoofu n’abatali balongoofu bonna banaalyanga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Abatali balongoofu n'abalongoofu banaaziryangako kye nkanyi, ng'empeewo n'enjaza bwe ziriibwa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Ng'empeewo n'enjaza bwe ziriibwa, bw'otyo bw'onoogiryangako: atali mulongoofu n'omulongoofu banaagiryangako okwenkanankana. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU22 Mulyanga nga bwe mulya ennangaazi oba engabi; abalongoofu n'abatali balongoofu bonna bayinza okulya. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200322 Abalongoofu n'abatali balongoofu bonna banaayinzanga okulya ku nnyama eyo, nga bwe balya ku y'empeewo n'ey'enjaza. Sien die hoofstukLuganda Bible 200322 Abalongoofu n'abatali balongoofu bonna banaayinzanga okulya ku nnyama eyo, nga bwe balya ku y'empeewo n'ey'enjaza. Sien die hoofstuk |