Et 12:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Muzikiririzanga ddala ebifo byonna ebiri ku gasozi ne ku nsozi, ne wansi w’agati aganene, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna eby'amawanga ge mugenda okuwangula gye baweerereza bakatonda baabwe, ebiri ku nsozi empanvu, ne ku busozi, ne wansi wa buli muti omubisi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Temulirema kuzikiriza bifo byonna amawanga ge mulirya mwe baaweererezanga bakatonda baabwe, ku nsozi empanvu, ne ku busozi, ne wansi wa buli muti omubisi: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 “Muzikirizanga ebifo byonna amawanga ge mugenda okutwala we gasinziza balubaale baago, ku nsozi empanvu ne ku busozi, na buli wansi wa muti oguggumizza. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna, ab'amawanga ge mugenda okwefuga mwe basinziza balubaale baabwe: ku nsozi engulumivu, ku busozi, ne wansi w'emiti egy'amakoola. Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Temulemanga kuzikiriza bifo byonna, ab'amawanga ge mugenda okwefuga mwe basinziza balubaale baabwe: ku nsozi engulumivu, ku busozi, ne wansi w'emiti egy'amakoola. Sien die hoofstuk |