Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 12:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Gano ge mateeka n’ebiragiro bye musaana okukwatanga n’obwegendereza, nga muli mu nsi Mukama Katonda wa bajjajjaabo gy’akuwadde okubeera obutaka bwo ebbanga lyonna lye mulimala ku nsi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Gano ge mateeka n'ebiragiro bye munaakwatanga mu nsi Mukama Katonda wa bajjajjammwe gye yabawa okutuulamu, ennaku zonna ze mulimala nga muli balamu mu nsi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Gano ge mateeka n'emisango, bye munaakwatanga okukola mu nsi Mukama Katonda wa bajjajja bo gye yakuwa okugirya, ennaku zonna ze munaabeererangamu abalamu ku nsi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

1 “Gano ge mateeka n'ebiragiro bye muteekwanga okutuusa mu nsi Omukama Katonda wa bajjajjammwe gy'agenda okukuwa ogitwale, ennaku zonna z'olimala mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

1 “Gano ge mateeka n'ebiragiro bye muneegenderezanga okutuukiriza nga muli mu nsi, Mukama Katonda wa bajjajjammwe gy'abawa mmwe okugyefuga, ennaku zonna ze mulimala nga muli balamu ku nsi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

1 “Gano ge mateeka n'ebiragiro bye muneegenderezanga okutuukiriza nga muli mu nsi, Mukama Katonda wa bajjajjammwe gy'abawa mmwe okugyefuga, ennaku zonna ze mulimala nga muli balamu ku nsi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 12:1

Volg ons:

Advertensies


Advertensies