Et 11:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 bwe mutyo mulyoke muwangaalenga nga muli mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjammwe okugibawa awamu ne bazzukulu baabwe, ng’eyo ye nsi omukulukutira amata n’omubisi gw’enjuki. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 era mulyoke muwangaale mu nsi, Mukama gye yalayirira bajjajjammwe okubawa n'ezzadde lyabwe, ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjuki. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 era mulyoke mumale ennaku nnyingi ku nsi, Mukama gye yalayirira bajjajja bammwe okugibawa n'ezzadde lyabwe, ensi ekulukuta n'amata n'omubisi gw'enjuki. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 mulyoke muwangaalire mu nsi Omukama gye yalayirira okuwa bajjajjammwe n'ezzadde lyabwe, ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjuki. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 era mulyoke muwangaalire mu nsi eyo ennungi era engimu, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe, okugibawa bo ne zzadde lyabwe. Sien die hoofstukLuganda Bible 20039 era mulyoke muwangaalire mu nsi eyo ennungi era engimu, Mukama gye yeerayirira okuwa bajjajjammwe, okugibawa bo ne zzadde lyabwe. Sien die hoofstuk |