Et 11:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 ne bye yakola eggye lya Misiri n’embalaasi zaalyo n’amagaali gaalyo; era nga amaggye ago bwe yagazikiririza mu mazzi ag’omu Nnyanja Emyufu bwe gaali nga gabagoberera, n’agamalirawo ddala n’okutuusa leero. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 era bye yakola eggye ery'e Misiri, bwe yasaanyawo embalaasi n'amagaali gaabwe; mu mazzi ag'ennyanya emmyufu, n'abazikiriza bonna bwe baali nga babawondera. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 era kye yakolera eggye ery'e Misiri, embalaasi zaabwe n'amagaali gaabwe; bwe yabakulukusizaako amazzi ag'Ennyanja Emmyufu bwe baali nga babagoberera, era Mukama bwe yabazikiriza okutuusa leero; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 ne bye yakola eggye lyonna ery'Abamisiri n'embalaasi zaalyo n'ebigaali byalyo, n'abakulukusizaako amazzi g'Ennyanja ey'Ebiwuuwa lwe baali babawondedde, Omukama amale abazikirize n'okutuusa ku lunaku lwa leero; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Mwalaba nga Mukama bwe yasaanyizaawo ddala n'okutuusa kati eggye ly'Abamisiri, n'embalaasi zaabwe, n'amagaali gaabwe, ng'abakuluggusizaako amazzi g'Ennyanja Emmyufu, bwe baali nga babawondera mmwe. Sien die hoofstukLuganda Bible 20034 Mwalaba nga Mukama bwe yasaanyizaawo ddala n'okutuusa kati eggye ly'Abamisiri, n'embalaasi zaabwe, n'amagaali gaabwe, ng'abakuluggusizaako amazzi g'Ennyanja Emmyufu, bwe baali nga babawondera mmwe. Sien die hoofstuk |