Et 11:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mutegeere nga ku lunaku lwa leero soogera na baana bammwe abataamanya era abataalaba ku kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, n’ekitiibwa kye n’omukono gwe ogw’amaanyi, era ogw’obukuumi; Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Kale mumanye leero; soogera na baana bammwe abaatamanya era abataalaba kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, wabula nammwe abalaba obukulu bwe n'amaanyi ge, n'omukono gwe ogwagololwa; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Era mumanye leero: kubanga soogera na baana bammwe abatannamanya era abatannalaba kukangavvula kwa Mukama Katonda wammwe, obukulu bwe, engalo ze ez'amaanyi, n'omukono gwe ogwagololwa, Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Jjukira olwa leero nti si baana bammwe be baayita mu bino, si be baalaba Omukama Katonda wammwe bw'agunjula, obukulu bwe, omukono gwe ogw'amaanyi, n'omukono gwe omugolole; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Mumanye olwaleero nti soogera na baana bammwe abatannamanya, era abatannalaba nga Mukama Katonda wammwe bw'akangavvula. Mmwe mwalaba obukulu bwe, n'obuyinza bwe obungi, n'amaanyi ge, Sien die hoofstukLuganda Bible 20032 Mumanye olwaleero nti soogera na baana bammwe abatannamanya, era abatannalaba nga Mukama Katonda wammwe bw'akangavvula. Mmwe mwalaba obukulu bwe, n'obuyinza bwe obungi, n'amaanyi ge, Sien die hoofstuk |