Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 10:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Noolwekyo Abaleevi tebaafuna mugabo wadde ekitundu eky’obusika mu nsi ensuubize nga baganda baabwe ab’ebika ebirala bwe baafuna; kubanga Mukama bwe busika bwabwe, nga Mukama Katonda wo bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Ekika kya Leevi kye kiva kirema okuba n'omugabo newakubadde obusika awamu ne baganda babwe; Mukama bwe busika bwabwe, nga Mukama Katonda wammwe bwe yabagamba).

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Leevi kyava alema okuba n'omugabo newakubadde obusika awamu ne baganda be; Mukama bwe busika bwe, nga Mukama Katonda wo bwe yamugamba.)

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Leevi kyeyava tafuna mugabo oba busika wamu na baganda be, kubanga Omukama yennyini bwe busika bwe, ng'Omukama Katonda wo bwe yabagamba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Abaleevi kyebaava batafuna mugabo gwa ttaka ery'ensikirano nga baganda baabwe. Ku bya Mukama kwe bagabana, nga Mukama Katonda wammwe, bo bwe yabagamba.)

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

9 Abaleevi kyebaava batafuna mugabo gwa ttaka ery'ensikirano nga baganda baabwe. Ku bya Mukama kwe bagabana, nga Mukama Katonda wammwe, bo bwe yabagamba.)

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 10:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies