Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 10:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Mu kiseera ekyo Mukama n’ayawula ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey’Endagaano ya Mukama, n’okuyimiriranga mu maaso ga Mukama Katonda, n’okwatulanga emikisa gye mu linnya lye, nga bwe bakyakola n’okutuusa leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Mu biro ebyo Mukama n'ayawula ekika kya Leevi, okusitulanga essanduuko ey'endagaano ya Mukama, okuyimirira mu maaso ga Mukama okumuweerezanga, n'okuwa abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gy'emirimu gyabwe n'okutuusa leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Mu biro ebyo Mukama n'ayawula ekika kya Leevi, okusitulanga essanduuko ey'endagaano ya Mukama, okuyimirira mu maaso ga Mukama okumuweerezanga, n'okwebazanga erinnya lye, ne leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Mu budde obwo Omukama yayawula ekika kya Leevi kye kiba kyetikkanga Ssanduuku y'Endagaano y'Omukama, era nga kye ky'okuyimiriranga mu maaso ge okuweereza, n'okuwa omukisa mu linnya lye, bye bakyakola n'okutuusa ku lunaku lwa leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Mu kiseera ekyo Mukama n'ayawula ab'Ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama, n'okuyimiriranga mu maaso ge okumuweereza, n'okuwanga abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gye mirimu gyabwe n'okutuusa kati.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

8 Mu kiseera ekyo Mukama n'ayawula ab'Ekika kya Leevi okusitulanga Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama, n'okuyimiriranga mu maaso ge okumuweereza, n'okuwanga abantu omukisa mu linnya lye. Egyo gye mirimu gyabwe n'okutuusa kati.

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 10:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies