Et 10:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Mukama Katonda n’awandiika ku bipande ebyo ebigambo bye yali awandiise ku bipande biri ebyasooka, ge Mateeka Ekkumi ge yali abalangiridde ku lusozi ng’ali wakati mu muliro, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako. Mukama Katonda n’abinkwasa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Mukama n'awandiika ku bipande amateeka ekkumi, ng'ebigambo bwe byali bye yababuulira olubereberye ku lusozi, ng'ayima wakati mu muliro, ku lunaku olw'okukuŋŋaanirako. Mukama n'ampa ebipande ebyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 N'awandiika ku bipande, ng'okuwandiika okw'olubereberye bwe kwali, amateeka ekkumi, Mukama ge yababuulira ku lusozi ng'ayima wakati mu muliro ku lunaku olw'okukuŋŋaanirako: Mukama n'abimpa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Omukama n'awandiika ku mpande, nga bwe yali awandiise ku ziri, Ebigambo Ekkumi Omukama bye yali abagambye ku lusozi ng'ayima mu muliro wakati abantu nga bakuŋŋaanye; n'azimpa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Mukama n'awandiika ku bipande ebyo ebigambo ebiri nga biri ebyasooka: Ebiragiro Ekkumi, Mukama bye yabawa mmwe ng'asinziira mu muliro wakati, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako. Mukama n'ampa ebipande ebyo. Sien die hoofstukLuganda Bible 20034 Mukama n'awandiika ku bipande ebyo ebigambo ebiri nga biri ebyasooka: Ebiragiro Ekkumi, Mukama bye yabawa mmwe ng'asinziira mu muliro wakati, ku lunaku lwe mwakuŋŋaanirako. Mukama n'ampa ebipande ebyo. Sien die hoofstuk |