Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 9:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Awo Yosamu bwe baamugamba ebigambo ebyo, n’alinnya ku ntikko y’olusozi Gerizimu n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’agamba nti, “Mumpulirize abatuuze b’e Sekemu, Katonda alyoke abawulirize.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Awo bwe baakibuulira Yosamu, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti, “Mumpulire, mmwe abasajja ab'omu Sekemu nammwe Katonda alyoke abawulire.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Awo bwe baakibuulira Yosamu, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayimusa eddoboozi lye, n'ayogerera waggulu, n'abagamba nti Mumpulire, mmwe abasajja ab'omu Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Bwe baakibuulira Yotamu, n'agenda ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayogerera waggulu gye bali nti: “Mumpulirize mmwe abantu b'omu Sekemu, ne Katonda alyoke abawulirize.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Awo Yotamu bwe yakimanya, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'akangula eddoboozi, n'abalagiriza nti: “Mumpulire, mmwe abatuuze b'e Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

7 Awo Yotamu bwe yakimanya, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'akangula eddoboozi, n'abalagiriza nti: “Mumpulire, mmwe abatuuze b'e Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 9:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies