Abalam 9:49 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya49 Buli omu ku bo n’atema ettabi n’alyetikka, ne bagoberera Abimereki. Ne bagatuuma ku kigo, ne bakikumako omuliro. Abantu bonna abaali mu kigo kya Sekemu, be basajja n’abakazi nga lukumi ne bafiiramu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI49 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimereki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi (1,000). Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya49 Abantu bonna nabo bwe batyo ne batema buli muntu ettabi lye, ne bagoberera Abimereki, ne bagassa ku kinnya kiri, ne bookya ekinnya nago; n'okufa ne bafa abasajja bonna ab'omu kigo eky'e Sekemu nabo, abasajja n'abakazi nga lukumi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU49 Abantu amangu ago ne batema amatabi ku miti, ne bagoberera Abimeleki, ne bagatuuma ku mpuku, ne bagiteekera omuliro; abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu, abantu nga lukumi, abasajja n'abakazi, nabo ne bafa. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200349 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimeleki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi. Sien die hoofstukLuganda Bible 200349 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimeleki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi. Sien die hoofstuk |