Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 9:45 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

45 Abimereki n’azibya olunaku olwo ng’alwanyisa ab’omu kibuga, n’akiwamba, n’abaalimu n’abatta, n’ekibuga n’akizikiriza, n’akiyiwamu n’omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; n'akikuba, n'atta abantu abaalimu; n'amenyamenya ekibuga, n'akiyiwamu omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; ekibuga n'akikuba, n'atta abantu abaali omwo: n'amenyamenya ekibuga, n'akisiiga omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

45 Abimeleki n'alwanyisa ekibuga ekyo olunaku olwo lwonna, n'akikwata. Yatta bonna abaakirimu, nakyo n'akisaanyaawo, n'akimansaako omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

45 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

45 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 9:45

Volg ons:

Advertensies


Advertensies