Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 9:43 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

43 Awo n’addira abasajja be n’abaawulamu ebibinja bisatu, n’ateegera abantu mu nnimiro. Bwe yalaba ng’abantu bafuluma ekibuga balage mu nnimiro, n’abalumba.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro naalinda. Awo abantu bwe bafuluma mu kibuga n'abagolokokerako, n'abakuba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebisinde bisatu, n'ateegera mu nnimiro: n'atunula, era, laba, abantu ne bafuluma mu kibuga; n'abagolokokerako, n'abakuba.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

43 N'addira eggye lye n'aligabanyaamu ebibinja bisatu, ne babeekwekerera mu nnimiro. Yalaba abantu bava mu kibuga, n'asituka n'abalumba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

43 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

43 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 9:43

Volg ons:

Advertensies


Advertensies