Abalam 9:37 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya37 Naye Gaali n’ayogera nate nti, “Laba, abantu bajja nga bayitira mu muwaatwa gw’ensi, n’ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery’omwera ogw’abafumu.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI37 Gaali n'agamba nate nti, “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku mwera gw'abalaguzi.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya37 Gaali n'ayogera nate n'agamba nti Laba, waliwo abafuluma (mu kkubo eriri) wakati mu nsi, n'ekibiina ekimu kifuluma mu kkubo ery'omwera ogw'abafumu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU37 Gaali n'addamu n'agamba nti: “Abasajja baabo baserengeta nga bava mu makkati g'ensi, ate ekibinja ekimu kijja kigoba ekkubo ly'omuvule gw'omulaguzi.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200337 Gaali n'agamba nate nti: “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku muvule gw'abalaguzi.” Sien die hoofstukLuganda Bible 200337 Gaali n'agamba nate nti: “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku muvule gw'abalaguzi.” Sien die hoofstuk |