Abalam 9:33 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 Mu makya enjuba ng’evaayo, onoogolokoka n’olumba ekibuga. Onoomulumba ye n’abantu abali naye abajja okukulumba, ggwe olyoke obakole ekyo omukono gwo kye guteekeddwa okukola.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Awo olunaatuuka ku makya enjuba nga kyejje eveeyo, onoogolokoka n'olumba ekibuga; awo Gaali na bali naye bwe banafuluma okulwana naawe, n'olyoka obakubira ddala nga bwosobola.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 awo olulituuka mu makya enjuba nga kyejje eveeyo, oligolokoka mu makya n'olumba ekibuga: era, laba, ye n'abantu abali naye bwe balifuluma okulwana naawe, oliyinza okubakola nga bw'oliraba ebbanga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU33 Ku makya, ng'enjuba yaakavaayo, zinda ekibuga. Gaali n'abantu be bw'anaafuluma okulumba, mukole ky'osobola.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200333 Situka ku makya, enjuba nga ky'ejje eveeyo, olumbe ekibuga. Gaali n'abantu be bwe banaavaayo okukulumba, obakubire ddala nga bw'osobola.” Sien die hoofstukLuganda Bible 200333 Situka ku makya, enjuba nga ky'ejje eveeyo, olumbe ekibuga. Gaali n'abantu be bwe banaavaayo okukulumba, obakubire ddala nga bw'osobola.” Sien die hoofstuk |