Abalam 9:31 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 N’aweereza ababaka eri Abimereki mu kyama okumugamba nti, “Laba Gaali mutabani wa Ebedi, ne baganda be bazze mu Sekemu. Basekeeterera ekibuga okukulwanyisa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 N'atuma ababaka eri Abimereki mu kyama, ng'ayogera nti, “Laba, Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu; bajeemesa abantu b'omu kibuga bakulwanyise. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 N'atuma ababaka eri Abimereki mu kyama, ng'ayogera nti Laba, Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be batuuse mu Sekemu; era, laba, bawaliriza ekibuga okukulwanyisa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU31 N'atumira Abimeleki ababaka mu mankwetu, n'amugamba nti: “Gaali, mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu ne batabangula ekibuga kikukyawe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200331 N'atuma ababaka eri Abimeleki mu Aruma okumutegeeza nti: “Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu, era basekeeterera ekibuga okukulwanyisa. Sien die hoofstukLuganda Bible 200331 N'atuma ababaka eri Abimeleki mu Aruma okumutegeeza nti: “Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu, era basekeeterera ekibuga okukulwanyisa. Sien die hoofstuk |