Abalam 9:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Awo Gaali mutabani wa Ebedi n’ayogera nti, “Abimereki ye ani? Ab’omu Sekemu be baani okumuweereza? Si ye mutabani wa Yerubbaali, era Zebbuli si ye mumyuka we? Muweereze abantu ba Kamoli, kitaawe wa Sekemu. Lwaki tuweereza Abimereki? Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Gaali mutabani wa Ebedi n'ayogera nti, “Abimereki y'ani? Lwaki ffe abe Sekemu tumuweereza? Ssi ye mutabani wa Yerubbaali? Yee abaffe Zebbuli omumyuka we ye ani? Munywerere ku Kamoli kitaawe wa Sekemu omukulu we kika kyaffe. Lwaki tuweereza Abimereki oyo? Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Gaali mutabani wa Ebedi n'ayogera nti Abimereki ye ani, ne Sekemu ye ani, ffe okumuweereza? si ye mutabani wa Yerubbaali? ne Zebbuli omumyuka we (ye ani)? muweereze abasajja ba Kamoli kitaawe wa Sekemu: naye ffe kiki ekyandituweerezesezza oyo? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU28 Gaali mutabani wa Ebedi n'aleekaana nti: “Abimeleki kye ki? Ne Sekemu ye ani ffe okumuweereza? Si mutabani wa Yerubbaali, ne Zebuli si mukungu we? Muweereze abasajja ba Kamori, kitaawe wa Sekemu. Lwaki twandiweerezza Abimeleki? Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200328 Gaali mutabani wa Ebedi n'agamba nti: “Tuli bantu ba ngeri ki mu Sekemu? Lwaki tuweereza Abimeleki? Ye ye ani? Si mutabani wa Yerubbaali? Ye ne Zebuli omumyuka we, si baweereza ba basajja ba Hamori, kitaawe wa Sekemu? Kale lwaki tumuweereza? Sien die hoofstukLuganda Bible 200328 Gaali mutabani wa Ebedi n'agamba nti: “Tuli bantu ba ngeri ki mu Sekemu? Lwaki tuweereza Abimeleki? Ye ye ani? Si mutabani wa Yerubbaali? Ye ne Zebuli omumyuka we, si baweereza ba basajja ba Hamori, kitaawe wa Sekemu? Kale lwaki tumuweereza? Sien die hoofstuk |