Abalam 9:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Naye omuzabbibu ne gubaddamu nti, ‘Ndekeyo okuvaamu wayini asanyusa balubaale n’abantu, ŋŋende okuyuuguumya emiti?’ Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Omuzabbibu ne gugigamba nti, ‘N'andirese omwenge gwange, ogusanyusa Katonda n'abantu, ne ŋŋenda okufuga emiti?’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Omuzabbibu ne gugigamba nti Nandirese omwenge gwange, ogusanyusa Katonda n'abantu, ne ŋŋenda okuyuuguuma ku miti? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU13 Omuzabbibu ne gugiddamu nti: ‘Ndeke eri evviini yange ecamula balubaale n'abantu, ŋŋende nkulire emiti?’ Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200313 Naye omuzabbibu ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omwenge gwange ogusanyusa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’ Sien die hoofstukLuganda Bible 200313 Naye omuzabbibu ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omwenge gwange ogusanyusa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’ Sien die hoofstuk |