Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Bwe yava eyo, n’ayambuka n’alaga e Penieri, n’abasaba ekintu kye kimu. Naye abantu b’e Penieri ne bamuddamu ng’abasajja ab’omu Sukkosi bwe bamuddamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Awo Gidyoni n'avaayo n'ayambuka e Penueri, n'abaayo n'abagamba ebigambo bye bimu; abasajja abe Penueri nabo ne bamuddamu nga abe Sukkosi bwe baddamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 N'avaayo n'ayambuka e Penueri, n'abagamba bw'atyo: abasajja ab'omu Penueri ne bamuddamu ng'abasajja ab'omu Sukkosi bwe baddamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Bwe yava eyo n'ayambuka e Penuweli, abaayo n'abagamba kye kimu, nabo ne bamwanukula ng'abasajja be Sukkoti bwe baali baanukudde.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Gidiyoni n'avaayo, n'ayambuka e Penweli, n'abantu baayo n'abasaba ekintu kye kimu. Naye ab'omu Penweli ne bamuddamu mu ngeri ye emu ng'ab'e Sukkoti.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

8 Gidiyoni n'avaayo, n'ayambuka e Penweli, n'abantu baayo n'abasaba ekintu kye kimu. Naye ab'omu Penweli ne bamuddamu mu ngeri ye emu ng'ab'e Sukkoti.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies