Abalam 8:33 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 Gidyoni nga y’akafa, abaana ba Isirayiri ne bakyuka okusinza babaali ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yamala okufa amangu ago abaana ba Isiraeri ne baava ku Katonda ne basinza Baali, ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 Awo olwatuuka Gidyoni bwe yamala okufa amangu ago abaana ba Isiraeri ne bakyuka nate, ne bagenda bayenda okugoberera Babaali, ne bafuula Baaluberisi katonda waabwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU33 Gidewoni olwamala luti okufa, Abayisirayeli ne baddamu okukola obwamalaaya ne Babaali. Beeteerawo Baali-Beriti nga lubaale waabwe, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200333 Gidiyoni nga yaakafa, Abayisirayeli ne baddamu obutaba beesigwa eri Katonda, ne basinza Babbaali, ne bafuula Baali-Beriti lubaale waabwe, Sien die hoofstukLuganda Bible 200333 Gidiyoni nga yaakafa, Abayisirayeli ne baddamu obutaba beesigwa eri Katonda, ne basinza Babbaali, ne bafuula Baali-Beriti lubaale waabwe, Sien die hoofstuk |