Abalam 8:32 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya32 Awo Gidyoni mutabani wa Yowaasi n’afa, ng’akaddiye bulungi, n’aziikibwa mu ntaana ya kitaawe Yowaasi mu Ofula eky’Ababiezeri. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI32 Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'akaddiye bulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe, mu Ofula eky'Ababiezeri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya32 Gidyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe, mu Ofula eky'Ababiezeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU32 Gidewoni mutabani wa Yowasi n'afa ng'akaddiyidde ddala, n'aziikibwa ku kiggya kya kitaawe Yowasi e Ofura ekya bazzukulu ba Abiyezeri. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200332 Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe mu Ofura, ekibuga ky'Ababiyezeeri. Sien die hoofstukLuganda Bible 200332 Gidiyoni mutabani wa Yowaasi n'afa ng'amaze okukaddiwa obulungi, ne bamuziika mu ntaana ya Yowaasi kitaawe mu Ofura, ekibuga ky'Ababiyezeeri. Sien die hoofstuk |