Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Awo Midiyaani n’ewangulwa abaana ba Isirayiri, era n’etaddayo kubalumba. Ensi n’eba n’emirembe okumala emyaka amakumi ana, Gidyoni gye yabalamula.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Awo Midiyaani newangulwa abaana ba Isiraeri netaddamu kubeera kizibu gyebali. Ensi ne baamu emirembe okumala emyaka ana (40), okutuusa Gidyoni lwe yafa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 Awo Midiyaani n'ajeemulwa abaana ba Isiraeri, so tebaayimusa nate mitwe gyabwe. Ensi n'ewummulira emyaka ana mu mirembe gya Gidyoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

28 Midiyaani n'atoowazibwa mu maaso g'Abayisirayeli; tebaasobola kuddayo kwejugumula; ensi n'eweerako okumala emyaka ana ebbanga lyonna Gidewoni lye yamala ng'akyali mulamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

28 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

28 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:28

Volg ons:

Advertensies


Advertensies