Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:24 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Gidyoni n’abagamba nti, “Mbasaba ekintu kimu; buli omu ku mmwe ampe empeta ze yanyaga ku Bayisimayiri.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 Naye Gidyoni n'abagamba nti, “Mbasaba buli muntu ampe empeta ez'omu matu ze yanyaga.” Kubanga Abaisimaeri bayambalanga empeta eza zaabu mu matu gaabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Gidyoni n'abagamba nti Mbadde njagala okubasaba, mumpe buli muntu empeta ez'omu matu ze yanyaga. (Kubanga baali balina empeta ez'omu matu eza zaabu, kubanga Baisimaeri.)

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

24 Gidewoni n'abagamba era nti: “Kimu kyokka kye mbasaba: buli omu annondere mu munyago gwe empeta.” Engeri gye baali Abayisimayeli, baali bamanyidde okwambala empeta eza zaabu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

24 Kyokka n'abagamba nti: “Ka mbasabe kino: buli omu ampe empeta ez'omu matu ze yanyaga.” (Abamidiyaani baalina empeta z'omu matu eza zaabu ng'Abayisimayeli abalala).

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

24 Kyokka n'abagamba nti: “Ka mbasabe kino: buli omu ampe empeta ez'omu matu ze yanyaga.” (Abamidiyaani baalina empeta z'omu matu eza zaabu ng'Abayisimayeli abalala).

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:24

Volg ons:

Advertensies


Advertensies