Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 8:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 N’alyoka abuuza Zeba ne Zalumunna nti, “Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya?” Ne bamuddamu nti, “ggwe nga bw’oli nabo bwe baali. Buli omu yali afaanana abalangira.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Awo n'alyoka agamba Zeba ne Zalumunna nti, “Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti, “Baali bafaanana nga ggwe, nga bali ng'abaana ba kabaka.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Awo n'alyoka agamba Zeba ne Zalumunna nti Abasajja be mwattira e Taboli baali bafaanana batya? Ne baddamu nti Ggwe nga bw'oli nabo bwe baali; buli omu yafaanana abaana ba kabaka.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 N'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abantu be mwattira e Tabori baali ba ngeri ki?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana; buli omu ku bo ng'ali nga mutabani wa kabaka.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 Awo Gidiyoni n'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abasajja be mwattira e Tabori baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana, buli omu ku bo ng'afaanana omwana wa kabaka.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

18 Awo Gidiyoni n'abuuza Zeba ne Zalumunna nti: “Abasajja be mwattira e Tabori baali bafaanana batya?” Ne baddamu nti: “Baali bakufaanana, buli omu ku bo ng'afaanana omwana wa kabaka.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 8:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies